Ssaabasajja Kabaka yasiimye naggulawo Empaka z’Omupiira gw’Amasaza

Ssaabasajja Kabaka yasiimye naggulawo Empaka z’Omupiira gw’Amasaza ku Lwomukaaga nga 25/06/2022 e Buddu.

Mu mupiira ogwagguddewo ku Recreation Grounds e Masaka. Buddu 0:0 Mawogola. Ssenkulu wa Muteesa 1 Royal University Prof. Vincent Kakembo nabakozi abalala n’abayizi babaddeyo.